Nkumila Omukwano Lyrics

Nkumila Omukwano
Ehh Yeah Oh No nono Eighhhh
Nze Nkulinze Nobula Mukwano Gwange Nga sikulabba
Okuva Bwewandekka wanno Obulamu Bwange Tebweyagala
Ago amasimu nenkubba Onzikkakanye mukwano Nga sikufuna
Mumutima ne nyolwa Omwagala wange Bamuntunte KKO
Kubulungi  Bwolikko Gyoyita Osatizza Nkumu
Wobera Tonadda Obulamu bwange tebweyagala
Nkumila Omukwano Honey Nange Nkwekumire

Chorus
Nkumila Omukwano Mamma Mpuliira MbulaOkwejussa
Wadde Obalabeyo Abanji Abakulimbalimba sibesigwa
Nitunzie  Mapenzi Baby ….. Ukinitunzia usije kujuta
Najua unaona wengi lakini wote siyo wa kweli

Tolowozza nti buuba mwana wattu nga wa sesera
Wandaga Omukwano ogwekimementa nezzigwammu
Omukwano bwe gutyo Okwagala Omuntu gubba Mutima
Abamu betulabeyo bwayagala omuntu aba tamwagala
Afakimu kukumanya nga bwewontdwa nga gwe tomulaba
Nze Nzijja mwabo love yange yo yaluberera

Chorus
Nkumila Omukwano Mamma Mpuliira MbulaOkwejussa
Wadde Obalabeyo Abanji Abakulimbalimba bo sibesigwa
Nitunzie  Mapenzi Baby ….. Ukinitunzia usije kujuta
Najua unaona wengi lakini wote siyo wa kweli

Wobula wendi ntabukka ntawa ne ndowozza ku gayaye agakutwala
Nsubizza bambi tolibba mubanda nobukka wo naggo negakutwala
Wampugula Mukwano Labayo Lwesiri Nawe siberamu Ndaasi
Oli Mulungi Osanidde Empisazzo zisananze Katinno Tabula Obasalizze
Abateesi kibanuguune abasubira okutwawula baabi…

Songea Mapenzi Eh Eh
Yegwe wange Eh Eh
Yegwe wange Eh Eh

Chorus x2 to fade..
Nkumila Omukwano Mamma Mpuliira MbulaOkwejussa
Wadde Obalabeyo Abanji Abakulimbalimba bo sibesigwa
Nitunzie  Mapenzi Baby ….. Ukinitunzia usije kujuta
Najua unaona wengi lakini wote siyo wa kweli

Comments

Popular Posts